Isaiah 28:14-15


14 aNoolwekyo muwulire ekigambo kya Mukama Katonda mmwe abantu abanyoomi,
mmwe abafuga abantu ababeera mu Yerusaalemi ne mubanyooma.
15 bWeewaawo mwewaana nga bwe mugamba nti, “Twakola endagaano n’okufa, era twalagaana n’amagombe. Ekikangabwa eky’amaanyi ne bwe kijja, tekirina kye kiyinza kutukola, kubanga tufudde obulimba ekiddukiro kyaffe, era mu bukuusa mwe twekwese.”
Copyright information for LugEEEE